Numbers 33:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa yagendanga awandiika buli lugendo lwabwe ng'Omukama bwe yali amulagidde. Zino ze ŋŋendo zaabwe mu nsenvula zaabwe:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa yawandiika buli kitundu ky’olugendo we kyatandikiranga, nga Mukama Katonda bwe yamulagira. Bino bye bitundu ebyo:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa yawandiikanga, nga Mukama bwe yamulagira, ebifo bye baavangamu okweyongerayo mu lugendo lwabwe. Bino bye bifo bye baayitamu okuva mu kimu okutuuka mu kirala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa yawandiikanga, nga Mukama bwe yamulagira, ebifo bye baavangamu okweyongerayo mu lugendo lwabwe. Bino bye bifo nga bwe baavanga mu kimu okutuuka mu kirala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'awandiika okusitula kwabwe ng'ebiramago byabwe bwe byali olw'ekiragiro kya Mukama: era bino bye biramago byabwe ng'okusitula kwabwe bwe kwali.