Numbers 33:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bava e Kadesi ne basiisira ku lusozi Ori, ku nsalo z'ensi Edomu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baava e Kadesi ne basiisira ku Lusozi Koola, okuliraana n’ensi ya Edomu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basitula okuva e Kadesi, ne basiisira ku lusozi Koola, oluliraanye ensi ya Edomu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baasitula okuva e Kadesi, ne basiisira ku Lusozi Hoori, ku njegoyego z'ensi ya Edomu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basitula e Kadesi, ne basiisira ku lusozi Koola, ku mabbali g'ensi ya Edomu.