Numbers 33:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aroni yali aweza emyaka kikumi mu abiri mu esatu we yafiira ku lusozi Ori.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alooni yali yakamaze emyaka egy’obukulu kikumi mu abiri mu esatu bwe yafiira ku Lusozi Koola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Alooni yali awangadde emyaka kikumi mu abiri mu esatu (123), bwe yafiira ku lusozi Koola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Arooni we yafiira ku Lusozi Hoori, yali awangadde emyaka kikumi mu abiri mu esatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Alooni yali yaakamaze emyaka kikumi mu abiri mu esatu bwe yafiira ku lusozi Koola.