Numbers 33:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka Aradi Omukanaani, eyali abeera mu Negevu, mu nsi y'e Kanaani, n'awulira nti Abayisirayeli bajja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Omukanani ow’e Yaladi eyatuulanga mu bukiikaddyo obwa Kanani, n’awulira ng’abaana ba Isirayiri bajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka w'e Kanani eyabeeranga mu Yaladi, mu bukiikaddyo ddyo bw'ensi eyo Kanani, n'awulira nti Abaisiraeri bajja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka w'e Kanaani eyabeeranga mu Aradi mu bukiikaddyo bw'ensi eyo Kanaani, n'awulira nti Abayisirayeli bajja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'Omukanani, kabaka w'e Yaladi, eyatuulanga ebukiika obwa ddyo mu nsi ya Kanani, n'awulira abaana ba Isiraeri nga bajja.