Numbers 33:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli baava e Raamesesi ne basiisira e Sukkoti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Isirayiri ne basitula okuva e Lamesesi ne basiisira e Sukkosi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri ne basitula okuva e Lameseesi, ne basiisira e Sukkosi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bwe baava e Rameseesi, baasiisira e Sukkoti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne basitula e Lamesesi, ne basiisira e Sukkosi.