Numbers 33:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yagamba Musa mu miseetwe gy'e Mowabu ku Yorudani emitala wa Yeriko nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama Katonda n’ayogera ne Musa mu nsenyi za Mowaabu ku mugga Yoludaani okwolekera Yeriko n’amugamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agambira Musa mu nsenyi z'e Mowaabu ku Yoludaani okwolekera Yeriko nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo mu nsenyi z'e Mowaabu, ku Mugga Yorudaani, okwolekera Yeriko, Mukama n'agamba Musa nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agambira Musa mu nsenyi za Mowaabu ku Yoludaani e Yeriko nti