Numbers 33:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Abayisirayeli nti: ‘Bwe musomokanga Yorudani ne muyingira mu nsi Kanaani,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Yogera n’abaana ba Isirayiri obagambe nti, Bwe musomokanga omugga Yoludaani ne muyingira mu nsi ya Kanani;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti, ‘Bwe mulisomoka Yoludaani ne muyingira mu nsi ya Kanani,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti: ‘Bwe mulisomoka Omugga Yorudaani ne muyingira ensi y'e Kanaani,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti Bwe mulisomoka Yoludaani ne muyingira mu nsi ya Kanani,