Numbers 33:53 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwetwalire ensi mubeere omwo; ngibawadde mugitwale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi eyo muligyetwalira, ne mugituulamu, kubanga ensi eyo ngibawadde okubeera eyammwe ey’obwanannyini.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulyefuga ensi eyo, ne mugibeeramu, kubanga ngibawadde mmwe ebe yammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulyefuga ensi eyo, ne mugibeeramu, kubanga ngibawadde mmwe ebe yammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era mulirya ensi ne mutuula omwo: kubanga mmwe ngiwadde ensi okugirya.