Numbers 34:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gano ge mannya g'abasajja abanaakugabanyiza mu nsi, be ba Eleyazari kabona ne Yoswa mutabani wa Nuunu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gano ge mannya g’abasajja abalibagabanyizaamu ensi eyo okubeera obutaka bwammwe: Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuuni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Gano ge mannya g'abasajja abaligabanyaamu ensi okuba obutaka: Eriyazaali kabona, ne Yoswa mutabani wa Nuuni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Gano ge mannya g'abantu abalibagabanyizaamu ensi eriba obutaka: Eleyazaari kabona, ne Yoswa mutabani wa Nuuni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gano ge mannya g'abasajja abalibagabira ensi okuba obusika: Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuni.