Numbers 34:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Londa omukulu mu buli kika, akuyambeko mu kugabanyamu ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ojja kulonda mu buli kika omukulembeze omu okuyamba mu kugabana ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mulitwala omukulembeze omu okuva mu buli kika, okugabanyaamu ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mulitwala omukulembeze omu okuva mu buli kika, okugabanyaamu ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mulitwala omukulu omu ku buli kika, okugaba ensi okuba obusika.