Numbers 34:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya gaabwe: mu kika kya Yuda, omukulembeze ye Kalebu mutabani wa Yefunne;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gano ge mannya gaabwe: “Kalebu mutabani wa Yefune ng’ava mu kika kya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gano ge mannya g'abasajja: okuva mu kika kya Yuda, Kalebu mutabani wa Yefune;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya g'abantu abo: Mu Kika kya Yuda, Kalebu mutabani wa Yefunne;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge manaya g'abasajja: ku kika kya Yuda Kalebu mutabani wa Yefune.