Numbers 34:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kika ky'abazzukulu ba Daani, omukulembeze ye Bukki mutabani wa Yoguli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buki mutabani wa Yoguli ng’ava mu kika kya Ddaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu kika kya Ddaani, Buki mutabani wa Yoguli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu Kika kya Daani, Bukki omufuzi, mutabani wa Yoguli;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku kika ky'abaana ba Ddaani, omukulu omu Buki mutabani wa Yoguli.