Numbers 34:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu bazzukulu ba Yozefu; mu kika ky'abazzukulu ba Manasse, omukulembeze ye Kanniyeli mutabani wa Efodi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kanieri mutabani wa Efodi ng’ava mu kika kya Manase mutabani wa Yusufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu baana ba Yusufu, mu kika kya Manase, Kanieri mutabani wa Efodi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu b'olulyo lwa Yosefu, mu Kika kya Manasse, Hanniyeeli mutabani wa Efodi;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku baana ba Yusufu: ku kika ky'abaana ba Manase, omukulu omu Kanieri mutabani wa Efodi;