Numbers 34:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kika ky'abazzukulu ba Efurayimu, omukulembeze ye Kemweli mutabani wa Sifutani;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kemueri mutabani wa Sifutani ng’ava mu kika kya Efulayimu mutabani wa Yusufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu kika kya Efulayimu, Kamweri mutabani wa Sifutani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu Kika kya Efurayimu, Kamweli omufuzi, mutabani wa Sifutaani;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne ku kika ky'abaana ba Efulayimu omukulu omu Kamueri mutabani wa Sifutani.