Numbers 34:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kika ky'abazzukulu ba Zebuluni, omukulembeze ye Elizafani mutabani wa Parunaki;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erizafani mutabani wa Palunaki nga ye mukulembeze okuva mu kika kya Zebbulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu kika kya Zebbulooni, Erizafani mutabani wa Palunaki.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu Kika kya Zebbulooni, Elizafani omufuzi, mutabani wa Parunaaki;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku kika ky'abaana ba Zebbulooni, omukulu omu Erizafani mutabani wa Palunaki.