Numbers 34:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kika ky'abazzukulu ba Yissakari, omukulembeze ye Palutyeli mutabani wa Azzani:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Palutiyeri mutabani wa Azani nga ye mukulembeze okuva mu kika kya Isakaali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu kika kya Isakaali, Palutieri mutabani wa Azani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu Kika kya Yissakaari, Pawulutiyeeli omufuzi, mutabani wa Azzaani;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku kika ky'abaana ba Isakaali, omukulu omu Palutieri mutabani wa Azani.