Numbers 34:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kika ky'abazzukulu ba Nafutali, omukulembeze ye Pedaweli mutabani wa Ammiwudi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Pedakeri mutabani wa Ammikudi nga ye mukulembeze okuva mu kika kya Nafutaali.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva mu kika kya Nafutaali, Pedakeri mutabani wa Ammikudi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu Kika kya Nafutaali, Pedaheeli omufuzi, mutabani wa Ammihudi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku kika ky'abaana ba Nafutaali, omukulu omu Pedakeri mutabani wa Ammikudi.