Numbers 34:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo Omukama be yalagira bagabanyize Abayisirayeli obusika mu nsi Kanaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo be basajja Mukama be yalagira okugabanyaamu ensi ya Kanani okubeera obutaka bw’abaana ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo be basajja Mukama be yalagira okugabira abaana ba Isiraeri obutaka mu nsi ya Kanani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo be bantu Mukama be yalagira okugabanyizaamu Abayisirayeli obutaka mu nsi y'e Kanaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baabo Mukama be yalagira okugabira abaana ba Isiraeri obusika mu nsi ya Kanaani.