Numbers 34:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ku ludda olw'ebugwanjuba, olubalama lw'Ennanyanja Ennene lwe lulibeera ensalo yammwe ebugwanjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku ludda olw’ebugwanjuba, olubalama lw’Ennyanja Ennene lwe lulibeera ensalo yammwe. Eyo y’eriba ensalo yammwe ey’ebugwanjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Ensalo yammwe ey'ebugwanjuba, eriba Ennyanja Eyawakati.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ensalo yammwe ey'ebugwanjuba, eriba Ennyanja Eyaawakati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okuba ensalo ey'ebugwanjuba, muliba n'ennyanja ennene n'ensalo yaayo: eyo y'eriba ensalo yammwe ey'ebugwanjuba.