Numbers 34:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulizirambika n'okuva ku lusozi Ori ne muzituusa ku Lebo Kamati. Ensalo ziriva eyo ne ziraga e Zedadi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eve e Koola erage w’oyingirira Kamasi. Ensalo olwo eriraga e Zedada,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku lusozi Koola mulyeyongerayo okutuukira ddala w'oyingirira e Kamasi, era ensalo eryeyongerayo okutuuka ku Zedada.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva ku Lusozi Hoori, muliramba okutuuka awayingirirwa e Hamati, okukoma ku Zedadi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okuva ku lusozi Koola muliramba okutuuka w'oyingirira e Kamasi; n'enkomerero y'ensalo eriba ku Zedada: