Numbers 35:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebisatu bisse emitala wa Yorudani, ate n'ebisatu mu nsi y'e Kanaani ng'ebibuga eby'obuddukiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mugenda kuwaayo ebibuga bisatu ku ludda luno olw’ebuvanjuba olwa Yoludaani, n’ebibuga bisatu mu Kanani, okubeeranga ebibuga eby’obuddukiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muliwaayo ebibuga bisatu ebuvanjuba bwa Yoludaani, n'ebirala bisatu mu nsi y'e Kanani, bibenga bibuga bya buddukiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muliwaayo ebibuga bisatu ku ludda luno olwa Yorudaani, n'ebirala bisatu mu nsi y'e Kanaani, bibenga bibuga bya buddukiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muliwa ebibuga bisatu emitala wa Yoludaani, era muliwa ebibuga bisatu mu nsi ya Kanani; binaabanga bibuga bya kuddukirangamu.