Numbers 35:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli eyatta bwe kamutandanga n'afuluma ebweru w'ekibuga eky'obuddukiro mwe yaddukira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Naye omussi oyo bwe kanaamutandanga n’afulumako mu kibuga kye eky’obuddukiro mwe yaddukira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omussi w'omuntu bw'anasukkanga ensalo ey'ekibuga kye eky'obuddukiro;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye eyatta omuntu bw'anaavanga mu kibuga eky'obuddukiro kye yaddukiramu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omussi w'omuntu bw'anaabanga ayise ku nsalo y'ekibuga kye eky'okuddukirangamu, ky'addukiramu;