Numbers 35:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temujaajamyanga nsi mwe muli, nange mwe nsula; anti nze Mukama asula mu Bayisirayeli.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwonoonanga nsi mwe mubeera nange mwe mbeera, kubanga Nze, Mukama Katonda, mbeera wakati mu baana ba Isirayiri.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So temwonoonanga nsi gye mutuulamu, gye mbeeramu wakati; kubanga Nze Mukama mbeera wakati mu baana ba Isiraeri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale temwonoonanga nsi gye mubeeramu, era nange gye mbeeramu, kubanga Nze Mukama, mbeera wamu n'Abayisirayeli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So temwonoonanga nsi gye mutuulamu, gye mbeeramu wakati: kubanga nze Mukama mbeera wakati mu baana ba Isiraeri.