Numbers 36:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bawala ba Zelofekadi ne bakola ng'Omukama bwe yalagira Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo bawala ba Zerofekadi ne bakola nga Mukama bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga Mukama bwe yalagira Musa, bwe batyo bawala ba Zerofekadi bwe baakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga Mukama bwe yalagira Musa, era bwe batyo ne bawala ba Zelofehaadi bwe baakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga Mukama bwe yalagira Musa, bwe batyo bawala ba Zerofekadi bwe baakola: