Numbers 4:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
byonna ebyo bagenda kubizinga mu kibikkako eky'eddiba ekkunye, olwo ne babissa ku kisituliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekikondo n’ebigenderako byonna binaasibibwanga mu maliba ga lukwata ne biteekebwa ku musituliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bakisabika n'ebintu byakyo byonna mu maliba amagonvu, ne bakiteeka ku muti kwe kisitulirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bakisiba n'ebintu byakyo byonna mu kisabika eky'amaliba amagonvu, ne bakiteeka ku miti kwe kisitulirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bakisiba kyo n'ebintu byakyo byonna mu maliba g'eŋŋonge agasabika, ne bakiteeka ku muti.