Numbers 4:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Guno gwe mulimu gw'Abagerusoni, eby'okukola n'eby'okusitulanga:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Gino gye mirimu eginaakolebwanga ab’omu mpya z’Abagerusoni mu kuweereza era ne mu kwetikka emigugu:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gino gy'emirimu gy'abaana ba Gerusoni gye banaakolanga:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Guno gwe mulimu Abagerusooni gwe banaakolanga:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuno kwe kuweereza kw'enda ez'Abagerusoni, mu kuweereza ne mu kusitula emigugu: