Numbers 4:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bala Abaleevi bonna aba Merari mu masiga gaabwe ne nnyumba za bajjajjaabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Batabani ba Merali nabo babale ng’empya zaabwe n’ennyumba z’abakadde baabwe bwe ziri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era onoobala ab'olulyo lwa Merali, ng'enda zaabwe n'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ab'olulyo lwa Merari nabo onoobabala ng'ogoberera ensibuko zaabwe, n'ennyumba za bajjajjaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Merali, onoobabala ng'enda zaabwe bwe ziri, ng'ennyumba za bakitaabwe bwe ziri;