Numbers 4:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu nnyiriri zaabwe baawera enkumi bbiri mu lusanvu mu ataano.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bababala ng’empya zaabwe bwe zaali; baawera enkumi bbiri mu lusanvu mu amakumi ataano (2,750).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaabalibwa baali enkumi bbiri mu lusanvu mu ataano (2,750).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaabalibwa okusinziira ku nsibuko zaabwe, baali enkumi bbiri mu lusanvu mu ataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era abo abaabalibwa ku bo ng'enda zaabwe bwe zaali baali enkumi bbiri mu lusanvu mu ataano.