Numbers 4:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'Abagerusoni baabalibwa mu nnyiriri zaabwe ne mu nnyumba za bajjajjaabwe
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Gerusoni nabo baabalibwa ng’empya zaabwe bwe zaali n’ennyumba z’abakadde baabwe bwe zaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abaabalibwa mu lulyo lwa Gerusoni, ng'enda zaabwe n'ennyumba za bakitaabwe bwe zaali,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abasajja ab'omu lulyo lwa Gerusooni, abaabalibwa okusinziira ku nsibuko zaabwe, n'ennyumba za bajjajjaabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abaabalibwa ku batabani ba Gerusoni, ng'enda zaabwe bwe zaali, era ng'ennyumba za bakitaabwe bwe zaali,