Numbers 4:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaabalibwa mu nnyiriri zaabwe baawera enkumi ssatu mu bibiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaabalibwa ng’empya zaabwe bwe zaali baali bawera enkumi ssatu mu ebikumi bibiri (3,200).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
baali enkumi ssatu mu bibiri (3,200).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abo abaabalibwa okusinziira ku nsibuko zaaabwe, baali enkumi bbiri mu bibiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abo abaabalibwa ku bo ng'enda zaabwe bwe zaali, baali enkumi bbiri mu bibiri.