Numbers 5:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Ekikolimo ekyo kabona akiwandiikanga mu kitabo, ate n'akisiimuulira mu mazzi agakaawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Kabona anaawandiikanga ebikolimo ebyo ku muzingo n’abyozaako mu mazzi agakaawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Awo kabona anaawandiikanga ebikolimo ebyo mu kitabo, n'abyozaako n'amazzi agakaawa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo kabona anaawandiikanga ebikolimo ebyo mu kitabo, n'abyozaako n'amazzi gali agakaawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabona anaawandiikanga ebikolimo ebyo mu kitabo, n'abyozaako n'amazzi agakaawa: