Numbers 5:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amuwanga n'anywa amazzi agakaawa mw'atadde ekikolimo; amazzi ag'ekikolimo bwe galimukkamu galimukaayirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Anaanywesanga omukazi amazzi agakaawa agaleeta ekikolimo, era amazzi ago ganaayingiranga mu mukazi oyo ne gamuleetera obulumi n’okubonaabona mu mubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'anywesa omukazi amazzi agakaawa agaleeta ekikolimo; amazzi agaleeta ekikolimo ne gayingira mu ye ne gakaawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabona anaanywesanga omukazi amazzi agakaawa agaleeta ekikolimo, amazzi ago ne gayingira mu ye, ne gakaawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n’anywesa omukazi amazzi agakaawa agaleeta ekikolimo: amazzi agaleeta ekikolimo ne gayingira mu ye ne gakaawa.