Numbers 5:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Eryo lye tteeka ku buggya, omukazi ng'avudde ku bba ne yeegwagwawaza,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ ‘Eryo lye tteeka ery’obuggya, omukazi bw’anaakyamanga ne yeeyonoona songa mufumbo aliko bba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eryo lye tteeka ery'obuggya, omukazi bw'aba ng'afugibwa bba bw'ataabenga mwesigwa n'ayonooneka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Eryo lye tteeka erinaakozesebwanga, ng'omukazi omufumbo azze ebbali ne yeeyonoona mu bwenzi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eryo lye tteeka ery'obuggya, omukazi ng'afugibwa bbaawe bw'anaakyamanga n'ayonooneka: