Numbers 5:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abe musajja oba mukazi, mubagobe mu lusiisira baleme kulwonoona, nze mwene mwe nsula mu makkati galwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja n’abakazi bonna babafulumyenga ebweru w’olusiisira baleme okulufuula olutali lulongoofu, kubanga omwo mwe mbeera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja n'abakazi munaabaggyangamu, munaabafulumyanga ebweru w'olusiisira; balemenga okwonoona olusiisira lwe ntuulamu wakati.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja n'abakazi abali bwe batyo, munaabaggyanga mu lusiisira ne mubafulumya ebweru, baleme kwonoona lusiisira lwe mbeeramu Nze wamu n'abantu bange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abasajja era n'abakazi munaabaggyangamu, munaabafulumyanga ebweru w'olusiisira; balemenga okwonoona olusiisira lwabwe, lwe ntuulamu wakati.