Numbers 6:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabona ebyo abireetanga mu maaso g'Omukama n'aweereza ekitambiro olw'ekibi n'ekitambiro ekyokye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kabona anaabireetanga awali Mukama Katonda, n’awaayo ekiweebwayo kye olw’ekibi n’ekiweebwayo kye ekyokebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabona anaabyanjulanga mu maaso ga Mukama, n'awaayo ky'awaayo olw'ekibi, n'ekyo ky'awaayo ekyokebwa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kabona anaabyanjulanga eri Mukama, n'awaayo ekiweebwayo olw'ebibi, n'ekiweebwayo ekyokebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabona anaabyanjulanga mu maaso ga Mukama, n'awaayo ky'awaayo olw'ekibi, n'ekyo ky'a waayo ekyokebwa: