Numbers 6:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe batyo banaakoowooleranga erinnya lyange ku Bayisirayeli, nange ne mbawa omukisa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe batyo banaateekanga erinnya lyange ku baana ba Isirayiri, nange naabawanga omukisa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo bwe banaateekanga erinnya lyange mu baana ba Isiraeri; nange n'abawanga omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba nti: “Bwe batyo bwe banaakoowooleranga erinnya lyange ku Bayisirayeli, ne mpa Abayisirayeli omukisa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe batyo bwe banaateekanga erinnya lyange ku baana ba Isiraeri; nange n'abawanga omukisa.