Numbers 7:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyaleeta ekitone kye ku lunaku olusooka yali Nakusoni mutabani wa Amminadabu, ow'omu kika kya Yuda, yaleeta ekitone kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyaleeta ekiweebwayo kye ku lunaku olusooka yali Nakusoni mutabani wa Amminadaabu ow’omu kika kya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oyo eyawaayo ekiweebwayo kye ku lunaku olwolubereberye yali Nakusoni, mutabani wa Amminadaabu, ow'omu kika kya Yuda:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyaleeta ekitone kye ku lunaku olusooka yali Nahusooni mutabani wa Amminadabu ow'omu Kika kya Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oyo eyawaayo ekitone kye ku lunaku olw'olubereberye yali Nakusoni mutabani wa Amminadaabu ow'omu kika kya Yuda: