Numbers 7:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwokubiri Netaneli mutabani wa Zuwari, omukulu w'ekika kya Yissakari, yaleeta ekitone kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwokubiri Nesaneri mutabani wa Zuwaali, omukulembeze wa Isakaali, n’aleeta ekiweebwayo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwokubiri Nesaneeri mutabani wa Zuwaali, omukulu wa Isakaali, n'awaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwokubiri, Netaneeli mutabani wa Zuwari era omukulu w'Ekika kya Yissakaari, n'awaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'okubiri Nesaneri mutabani wa Zuwaali, omukulu wa Isakaali, n'awaayo: