Numbers 7:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwokuna Elizuri mutabani wa Sedewuri, omukulu w'abazzukulu ba Rubeni, yaleeta ekitone kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olwokuna Erizuuli mutabani wa Sedewuli, omukulembeze w’abantu ba Lewubeeni, n’aleeta ekiweebwayo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwokuna, Erizuuli mutabani wa Sedewuli, omukulu w'abaana ba Lewubeeni, n'awaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwokuna, Elizuuri mutabani wa Sedewuri era omukulu w'Ekika kya Rewubeeni, n'awaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'okuna Erizuuli mutabani wa Sedewuli, omukulu w'abaana ba Lewubeeni, n'awaayo: