Numbers 7:66 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olw'ekkumi Akiyezeri mutabani wa Ammisaddayi, omukulu w'abazzukulu ba Daani, yaleeta ekitone kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olw’ekkumi Akiyezeeri mutabani wa Amisadaayi, omukulembeze w’abantu ba Ddaani, n’aleeta ekiweebwayo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olw'ekkumi Akiyezeeri mutabani wa Amisadaayi, omukulu w'abaana ba Ddaani n'awaayo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'ekkumi, Ahiyezeri mutabani wa Ammisaddayi, era omukulu w'Ekika kya Daani, n'awaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'ekkumi Akiyezeeri mutabani wa Amisadaayi, omukulu w'abaana ba Ddaani, n'awaayo: