Numbers 7:78 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olw'ekkumi n'ebbiri Akira mutabani wa Enani, omukulu w'abazzukulu ba Nafutali, yaleeta ekitone kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olw’ekkumi n’ebbiri Akira mutabani wa Enani, omukulembeze w’abantu ba Nafutaali, yaleeta ekiweebwayo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olw'ekkumi n'ebbiri Akira mutabani wa Enani, omukulu w'abaana ba Nafutaali, n'awaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'ekkumi n'ebbiri, Ahira mutabani wa Enani, era omukulu w'Ekika kya Nafutaali, n'awaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'ekkumi n'ebbiri Akira mutabani wa Enani, omukulu w'abaana ba Nafutaali, n'awaayo: