Numbers 8:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaleevi baleete mu maaso g'Omukama Abayisirayeli babateekeko emikono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onooleeta Abaleevi mu maaso ga Mukama, era abaana ba Isirayiri bajja kussa emikono gyabwe ku Baleevi abo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'oyanjula Abaleevi mu maaso ga Mukama. Abaana ba Isiraeri ne balyoka bateeka emikono gyabwe ku Baleevi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'omaze okuleeta Abaleevi mu maaso gange, Abayisirayeli ne balyoka bateeka emikono ku Baleevi abo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'oyanjula Abaleevi mu maaso ga Mukama: abaana ba Isiraeri ne balyoka bateeka emikono gyabwe ku Baleevi: