Numbers 8:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bw'otyo onooyawula Abaleevi mu Bayisirayeli, babe bange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’otyo bw’onooyawula Abaleevi okuva mu baana ba Isirayiri, era Abaleevi banaabanga bange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'otyo bw'onooyawula Abaleevi okuva mu baana ba Isiraeri; n'Abaleevi banaabanga bange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'otyo bw'onoyawula Abaleevi mu Bayisirayeli abalala, Abaleevi babe bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'otyo bw'onooyawula Abaleevi mu baana ba Isiraeri: n'Abaleevi banaabanga bange.