Numbers 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo oleete Abaleevi mu maaso ga Weema ey'Ensisinkano, okuŋŋaanye ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaleevi obaleete mu maaso ga Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, era okuŋŋaanyize awo ekibiina ky’abaana ba Isirayiri bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo onooyanjula Abaleevi mu maaso g'eweema ey'okusisinkanirangamu, n'okuŋŋaanya ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo onookuŋŋaanya ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli, n'oleeta Abaleevi mu maaso g'Eweema ey'Okunsisinkanirangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo onooyanjula Abaleevi mu maaso g'eweema ey'okusisinkanirangamu: n'okuŋŋaanya ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri: