Numbers 9:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe kyabanga kityo bulijjo: emisana ng'ekire kikibikka, ate ekiro nga kiba ng'omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe kityo bwe kyabeeranga; ekire kyagibikkanga emisana naye ekiro ne kifaanana ng’omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe kyabanga bwe kityo ennaku zonna; ekire kyagibikkangako emisana, n'ekifaananyi ky'omuliro ekiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe kityo bwe kyabanga bulijjo. Ekire kyagibikkanga emisana, ate ekiro ne kifaanana ng'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe kyabanga bwe kityo ennaku zonna: ekire kyagibikkangako, n'ekifaananyi ky'omuliro ekiro.