Numbers 9:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'alagira Abayisirayeli bakuze Pasika,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Musa n’agamba abaana ba Isirayiri okukwata Embaga ey’Okuyitako;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba abaana ba Isiraeri bakwatenga Okuyitako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba Abayisirayeli okutegeka Embaga Ejjuukirirwako Okuyitako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba abaana ba Isiraeri bakwatenga Okuyitako.