Obadiah 1:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Naye ku lusozi Siyoni walibeera abasumattuse; olusozi lulibeera lutukuvu, n'ennyumba ya Yakobo erifuna ebyayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ku Lusozi Sayuuni baliwona, kubanga lutukuvu, n’ennyumba ya Yakobo eritwala omugabo gwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ku lusozi Sayuuni kulibaako abaliwona, era luliba lutukuvu; n'ennyumba ya Yakobo ery'etwalira ebintu byalyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye ku Lusozi Siyooni abamu baliwonawo, era luliba lutukuvu. N'ab'ennyumba ya Yakobo balyeddiza ensi yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ku lusozi Sayuuni kulibaako abawona, era luliba lutukuvu; n'ennyumba ya Yakobo eriba n'ebintu byabwe.