Philemon 1:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno bw'oba ng'ontwala nga munno, mwanirize nga bwe wandyanirizza nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga ddala ndi munno, mwanirize mu ngeri y’emu nga bwe wandinnyanirizza singa nze mbadde nzize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale oba ng'ondowooza nze okubeera munno, musembeze nga bwe wandinsembezeza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale oba nga ndi munno, yaniriza Onesimo nga bwe wandiyanirizza nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale oba ng'ondowooza nze okubeera munno, musembeze oyo nga nze.