Philemon 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'aba ng'aliko kye yakusobyamu, oba ng'oliko ky'omubanja, kibalire ku nze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga waliwo ekintu ekibi kye yakukola, oba ekintu ky’omubanja, kimbalirweko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye oba nga alina kye yakusobya, oba ng'omubanja ekintu kyonna, kibalire nze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oba ng'aliko kye yakusobya, oba oliko ky'omubanja, ebyo bisse ku nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye oba nga yakwonoona oba abanjibwa, mbalira nze ekyo;