Philemon 1:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkuwandiikidde nga neesize obuwulize bwo, nga mmanyi nti ojja kukola ate osinzeewo ne ku kye nsaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkuwandiikidde ebbaluwa eno nga neesigira ddala nga kye nkusaba ojja kukikola n’okusingawo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkuwandiikidde nga nneesiga obuwulize bwo, nga mmanyi ng'ojja kukikola oba n'okusinga wo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'obuwulize bwo, mpandiise nga neesiga nti ojja kukola kye ŋŋamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nkuwandiikidde nga nneesiga obugonvu bwo, nga mmanyi ng'olikola era okusinga bye njogera.